1
Zabbuli 85:2
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Wasonyiwa obutali butuukirivu obw'abantu bo, Wabikka ku kibi kyabwe kyonna. (Seera)
Compare
Explore Zabbuli 85:2
2
Zabbuli 85:10
Okusaasira n'amazima birabaganye; Obutuukirivu n'emirembe binywegeraganye.
Explore Zabbuli 85:10
3
Zabbuli 85:9
Mazima obulokozi bwe buba kumpi abo abamutya; Ekitiibwa kiryoke kituulenga mu nsi yaffe.
Explore Zabbuli 85:9
4
Zabbuli 85:13
Obutuukirivu bunaamukulemberanga; Era bunaakubiranga ebigere bye ekkubo.
Explore Zabbuli 85:13