1
Zabbuli 86:11
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Onjigirizenga ekkubo lyo, Ayi Mukama; nnaatambuliranga mu mazima go. Ogatte wamu omutima gwange gutye erinnya lyo.
Compare
Explore Zabbuli 86:11
2
Zabbuli 86:5
Kubanga ggwe, Mukama, oli mulungi, oyanguwa okusonyiwa, Era ojjula ekisa eri abo bonna abakukoowoola.
Explore Zabbuli 86:5
3
Zabbuli 86:15
Naye ggwe, Ayi Mukama, oli Katonda ajjula okusaasira, ow'ekisa, Alwawo okusunguwala, alina okusaasira n'amazima amangi.
Explore Zabbuli 86:15
4
Zabbuli 86:12
Nnaakutenderezanga, Ayi Mukama Katonda wange, n'omutima gwange gwonna; Era naagulumizanga erinnya lyo emirembe gyonna.
Explore Zabbuli 86:12
5
Zabbuli 86:7
Ku lunaku olw'okunakuwala kwange ndikukoowoola; Kubanga olinziramu.
Explore Zabbuli 86:7