1
Zabbuli 84:11
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Kubanga Mukama Katonda ye njuba, ye ngabo, Mukama anaagabanga ekisa n'ekitiibwa; Tammenga kintu kirungi kyonna abo abeegendereza.
Compare
Explore Zabbuli 84:11
2
Zabbuli 84:10
Kubanga olunaku lumu mu mpya zo lusinga olukumi. Njagala okuba omuggazi mu nnyumba ya Katonda wange Okusinga okutuula mu weema ez'obubi.
Explore Zabbuli 84:10
3
Zabbuli 84:5
Alina omukisa omuntu amaanyi ge bwe gaba mu ggwe; Enguudo ezigenda mu Sayuuni nga ziri mu mutima gwe.
Explore Zabbuli 84:5
4
Zabbuli 84:2
Emmeeme yange yeegomba, era ezirise olw'empya za Mukama; Omutima gwange n'omubiri gwange bikaabira Katonda omulamu.
Explore Zabbuli 84:2