1
Yeremiya 14:22
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Waliwo mu ba katonda ab'amawanga ayinza okutonnyesa enkuba? Oba eggulu liyinza okuleeta empandaggirize? Si ggwe wuuyo, ayi Mukama Katonda waffe? Kyetunaavanga tuteeka essuubi lyaffe ku ggwe; kubanga ggwe wabikola ebyo byonna.”
Compare
Explore Yeremiya 14:22
2
Yeremiya 14:7
“Newakubadde obutali butuukirivu bwaffe nga butulumiriza, baako ky'okola, ayi Mukama olw'erinnya lyo, kubanga okudda kwaffe emabega kungi; era twakwonoona.
Explore Yeremiya 14:7
3
Yeremiya 14:20-21
Tukkiriza obubi bwaffe, Ayi Mukama, n'obutali butuukirivu bwa bajjajjaffe, kubanga twakwonoona. Totusuula olw'erinnya lyo; tonyoomesa kitiibwa kya nnamulondo yo; jjukira era tomenya ndagaano gye walagaana naffe.
Explore Yeremiya 14:20-21