1
1 Abakkolinso 2:9
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
naye nga bwe kyawandiikibwa nti, “Eriiso bye litalabangako, n'okutu bye kutawuliranga, N'ebitayingiranga mu mutima gwa muntu, Byonna Katonda bye yategekera abamwagala.”
Compare
Explore 1 Abakkolinso 2:9
2
1 Abakkolinso 2:14
Naye omuntu ow'omukka obukka takkiriza bya Mwoyo gwa Katonda, kubanga bya busirusiru gy'ali; era tayinza kubitegeera, kubanga bikeberwa na mwoyo.
Explore 1 Abakkolinso 2:14
3
1 Abakkolinso 2:10
Naye ffe Katonda yabitubikkulira mu Mwoyo, kubanga Omwoyo anoonya byonna era n'ebitategeerekeka ebya Katonda.
Explore 1 Abakkolinso 2:10
4
1 Abakkolinso 2:12
Naye ffe tetwaweebwa mwoyo gwa nsi, wabula omwoyo oguva eri Katonda, tulyoke tutegeerenga Katonda by'atuwa obuwa.
Explore 1 Abakkolinso 2:12
5
1 Abakkolinso 2:4-5
Era mu kwogera kwange ne mu kubuulira kwange tebyali mu bigambo eby'amagezi ebisendasenda, naye byali mu kulaga okw'Omwoyo n'amaanyi; okukkiriza kwammwe kulemenga okubeera mu magezi g'abantu, wabula mu maanyi ga Katonda.
Explore 1 Abakkolinso 2:4-5
Home
Bible
Plans
Videos