1 Abakkolinso 2:4-5
1 Abakkolinso 2:4-5 LBR
Era mu kwogera kwange ne mu kubuulira kwange tebyali mu bigambo eby'amagezi ebisendasenda, naye byali mu kulaga okw'Omwoyo n'amaanyi; okukkiriza kwammwe kulemenga okubeera mu magezi g'abantu, wabula mu maanyi ga Katonda.