1
1 Abakkolinso 1:27
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
naye Katonda yalonda ebisirusiru eby'ensi, akwase abagezigezi ensonyi; era Katonda yalonda ebinafu eby'ensi, akwase ab'amaanyi ensonyi
Compare
Explore 1 Abakkolinso 1:27
2
1 Abakkolinso 1:18
Kubanga ekigambo eky'omusalaba bwe busirusiru eri abo abazikirira; naye eri ffe abalokolebwa ge maanyi ga Katonda.
Explore 1 Abakkolinso 1:18
3
1 Abakkolinso 1:25
Kubanga obusirusiru bwa Katonda businga abantu amagezi; n'obunafu bwa Katonda businga abantu amaanyi.
Explore 1 Abakkolinso 1:25
4
1 Abakkolinso 1:9
Katonda mwesigwa, eyabayita okuyingira mu kusseekimu kw'Omwana we Yesu Kristo Mukama waffe.
Explore 1 Abakkolinso 1:9
5
1 Abakkolinso 1:10
Naye mbeegayirira, ab'oluganda, olw'erinnya lya Mukama waffe Yesu Kristo, mukkiriziganye mwekka na mwekka, okwawukana kulemenga okuba mu mmwe, naye mube n'omutima gumu n'okulowooza kumu.
Explore 1 Abakkolinso 1:10
6
1 Abakkolinso 1:20
Kale Omugezi aluwa? Omuwandiisi aluwa? Omuwakanyi ow'omulembe guno aluwa? Katonda teyafuula amagezi ag'ensi eno okuba obusirusiru?
Explore 1 Abakkolinso 1:20
Home
Bible
Plans
Videos