1
ABEEBUREEYI 2:18
Luganda DC Bible 2003
LBwD03
Era kaakano asobola okuyamba abo abakemebwa, kubanga ye yennyini yakemebwa era n'abonaabona.
Compare
Explore ABEEBUREEYI 2:18
2
ABEEBUREEYI 2:14
Kale abo Yesu b'ayita abaana nga bwe bali abantu, naye yennyini yafuuka omuntu nga bo. Yakola bw'atyo, alyoke asobole okufa, era mu kufa kwe, azikirize Sitaani alina obuyinza ku kufa
Explore ABEEBUREEYI 2:14
3
ABEEBUREEYI 2:1
N'olwekyo kyetuva tuteekwa okunywerera ddala ku ebyo bye twawulira, sikulwa nga tubivaako.
Explore ABEEBUREEYI 2:1
4
ABEEBUREEYI 2:17
Kyeyava afaanana nga baganda be mu byonna, alyoke aweereze Katonda nga Ssaabakabona ow'ekisa era omwesigwa, asonyiyisa abantu ebibi byabwe.
Explore ABEEBUREEYI 2:17
5
ABEEBUREEYI 2:9
Wabula gwe tulaba ye Yesu. Olw'ekisa kya Katonda, yakolebwa n'abulako katono okwenkana bamalayika, alyoke afiirire abantu bonna. Tumulaba ng'atikkiddwa engule eyeekitiibwa n'ettendo, olw'okufa kwe.
Explore ABEEBUREEYI 2:9