1
ABEEBUREEYI 3:13
Luganda DC Bible 2003
LBwD03
Mu kifo ky'okuva ku Katonda, mubuuliriragane buli lunaku, nga “Olwaleero” lukyaliwo, waleme kubaawo n'omu ku mmwe obulimba bw'ekibi gwe bukakanyaza omutima
Compare
Explore ABEEBUREEYI 3:13
2
ABEEBUREEYI 3:12
Kale, abooluganda, mwegendereze, waleme kubaawo n'omu ku mmwe aba n'omutima omukakanyavu era ogutakkiriza, n'ava ku Katonda Nnannyinibulamu.
Explore ABEEBUREEYI 3:12
3
ABEEBUREEYI 3:14
kubanga twafuuka abassa ekimu mu Kristo, kasita tunywereza ddala obwesige bwaffe bwe twatandika nabwo, ne tubutuusa ku nkomerero.
Explore ABEEBUREEYI 3:14
4
ABEEBUREEYI 3:8
temukakanyaza mitima gyammwe, nga bajjajjammwe bwe baajeema ku lunaku lwe baakemerako Katonda mu ddungu.
Explore ABEEBUREEYI 3:8
5
ABEEBUREEYI 3:1
Kale abooluganda era abantu ba Katonda, abaayitibwa okugabana ku bulamu obw'omu ggulu, mulowooze ku Yesu, Omutume era Ssaabakabona ow'eddiini gye tukkiriza.
Explore ABEEBUREEYI 3:1