1
1 TIMOTEEWO 5:8
Luganda DC Bible 2003
LBwD03
Kyokka oyo atafa ku babe, naddala ab'omu nnyumba ye, aba yeegaanye okukkiriza, era aba mubi okusinga atakkiriza.
Compare
Explore 1 TIMOTEEWO 5:8
2
1 TIMOTEEWO 5:1
Toboggoleranga musajja mukadde, wabula mubuulirirenga nga kitaawo. Abavubuka babuulirirenga nga baganda bo, abakazi abakadde babuulirirenga nga bazadde bo
Explore 1 TIMOTEEWO 5:1
3
1 TIMOTEEWO 5:17
Abakulembeze b'abakkiriza, abafuga obulungi, basaanira empeera nnene, naddala abo abafaabiina mu kutegeeza n'okuyigiriza abantu ekigambo kya Katonda
Explore 1 TIMOTEEWO 5:17
4
1 TIMOTEEWO 5:22
Toyanguyirizanga kussaako mikono gyo ku muntu n'omu. Teweetabanga mu bibi bya balala. Weekuume obeerenga mulongoofu.
Explore 1 TIMOTEEWO 5:22