1
Zabbuli 8:4
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Omuntu kye kiki, ggwe okumujjukira, Oba omwana w'omuntu, ggwe okumujjira?
Compare
Explore Zabbuli 8:4
2
Zabbuli 8:3
Bwe ndowooza eggulu lyo, omulimu gw'engalo zo, Omwezi n'emmunyeenye, bye walagira
Explore Zabbuli 8:3
3
Zabbuli 8:5-6
Kubanga wamukola okubulako akatono okuba nga Katonda, Era omussaako engule ey'ekitiibwa n'ettendo. Wamufuza emirimu egy'emikono gyo; Wateeka ebintu byonna wansi w'ebigere bye
Explore Zabbuli 8:5-6
4
Zabbuli 8:9
Ai Mukama, Mukama waffe, Erinnya lyo nga ddungi nnyo mu nsi zonna!
Explore Zabbuli 8:9
5
Zabbuli 8:1
Ai Mukama, Mukama waffe, Erinnya lyo nga ddungi nnyo mu nsi zonna! Ggwe eyateeka ekitiibwa kyo ku ggulu.
Explore Zabbuli 8:1