1
Zabbuli 9:10
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
N'abo abamanyi erinnya lyo baneesiganga ggwe; Kubanga ggwe, Mukama, tonnabaleka abakunoonya.
Compare
Explore Zabbuli 9:10
2
Zabbuli 9:1
Neebazanga Mukama n'omutima gwange gwonna; Naayolesanga ebikolwa byo eby'ekitalo byonna.
Explore Zabbuli 9:1
3
Zabbuli 9:9
Era Mukama anaabeeranga kigo ekiwanvu eri abayigganyizibwa, Ekigo ekiwanvu mu biro eby'ennaku
Explore Zabbuli 9:9
4
Zabbuli 9:2
Naasanyukanga naajagulizanga mu ggwe: Naayimbanga okutendereza erinnya lyo, ggwe ali waggulu ennyo.
Explore Zabbuli 9:2
5
Zabbuli 9:8
Naye alisala omusango ogw'ensi zonna mu butuukirivu, Aliwa omusango amawanga mu mazima.
Explore Zabbuli 9:8