1
Zabbuli 7:17
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Neebazanga Mukama olw'obutuukirivu bwe: Naayimbanga okutendereza erinnya lya Mukama ali waggulu ennyo.
Compare
Explore Zabbuli 7:17
2
Zabbuli 7:10
Engabo yange eri ne Katonda, Alokola abalina omutima ogw'amazima.
Explore Zabbuli 7:10
3
Zabbuli 7:11
Katonda ye musazi w'emisango omutuukirivu, Era ye Katonda alina obusungu buli lunaku.
Explore Zabbuli 7:11
4
Zabbuli 7:9
Singa obubi obw'ababi buweddewo, naye abatuukirivu ggwe obanyweze: Kubanga Katonda ow'obutuukirivu ageza emitima n'emmeeme.
Explore Zabbuli 7:9
5
Zabbuli 7:1
Ai Mukama, Katonda wange, neesiga ggwe: Ondokole eri abo bonna abangoba, omponye
Explore Zabbuli 7:1