1
Zabbuli 66:18
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Bwe mba ndowooza obutali butuukirivu mu mutima gwange, Mukama taawulire
Compare
Explore Zabbuli 66:18
2
Zabbuli 66:20
Katonda yeebazibwe, Atagobye kusaba kwange, so tannyimye kusaasira kwe.
Explore Zabbuli 66:20
3
Zabbuli 66:3
Gamba Katonda nti Emirimu gyo nga gya ntiisa! Olw'obuyinza bwo obungi abalabe bo balikujeemukira.
Explore Zabbuli 66:3
4
Zabbuli 66:1-2
Leeta eddoboozi ery'essanyu eri Katonda, ensi yonna: Yimbira waggulu ekitiibwa eky'erinnya lye: Gulumiza ettendo lye libe n'ekitiibwa.
Explore Zabbuli 66:1-2
5
Zabbuli 66:10
Kubanga ggwe, ai Katonda, watugeza: Watukema nga bwe bakema effeeza.
Explore Zabbuli 66:10
6
Zabbuli 66:16
Mujje muwulire, mwenna abatya Katonda, Nange ne mbuulira bye yakolera emmeeme yange.
Explore Zabbuli 66:16