1
Zabbuli 67:1
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Katonda atusaasirenga, atuwenga omukisa, Atwakizenga amaaso ge; (Seera)
Compare
Explore Zabbuli 67:1
2
Zabbuli 67:7
Katonda anaatuwanga omukisa; N'enkomerero zonna ez'ensi zinaamutyanga.
Explore Zabbuli 67:7
3
Zabbuli 67:4
Kale, amawanga gasanyukenga gayimbenga olw'essanyu: Kubanga olisalira abantu emisango egy'ensonga, Era olifugira amawanga mu nsi. (Seera)
Explore Zabbuli 67:4