1
Zabbuli 65:4
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Alina omukisa oyo gw'olonda, era gw'osembeza gy'oli. Abeerenga mu mpya zo: Tunakkusibwanga obulungi obw'ennyumba yo, Awatukuvu mu yeekaalu yo.
Compare
Explore Zabbuli 65:4
2
Zabbuli 65:11
Oteeka engule ku mwaka, bwe bulungi bwo; N'amakubo go gatonnyesa obugimu.
Explore Zabbuli 65:11
3
Zabbuli 65:5
N'ebigambo eby'entiisa olituddamu mu butuukirivu, Ai Katonda ow'obulokozi bwaffe; Ggwe enkomerero zonna ez'ensi gwe zeesiga, N'abo abali ewala ku nnyanja
Explore Zabbuli 65:5
4
Zabbuli 65:3
Ebitali bya butuukirivu binsinze: Okwonoona kwaffe olikunaaliza ddala.
Explore Zabbuli 65:3