1
Zabbuli 54:4
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Laba, Katonda ye mubeezi wange: Mukama ali wamu n'abo abanyweza emmeeme yange.
Compare
Explore Zabbuli 54:4
2
Zabbuli 54:7
Kubanga anziye mu kweraliikirira kwonna; N'eriiso lyange lirabye bye njagala nga bituuse ku balabe bange.
Explore Zabbuli 54:7
3
Zabbuli 54:6
Ssaddaaka ey'omwoyo ogw'eddembe gye ndikuwa ggwe: Neebazanga erinnya lyo, ai Mukama, kubanga ddungi.
Explore Zabbuli 54:6
4
Zabbuli 54:2
Wulira okusaba kwange, ai Katonda; Otege okutu eri ebigambo eby'akamwa kange.
Explore Zabbuli 54:2