1
Zabbuli 53:1
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Omusirisiru ayogedde mu mutima gwe nti Tewali Katonda. Bavunze, bakoze obubi obw'omuzizo; Tewali akola bulungi.
Compare
Explore Zabbuli 53:1
2
Zabbuli 53:2
Katonda yatunula ku baana b'abantu ng'ayima mu ggulu, Alabe nga waliwo abategeera, Abanoonya Katonda.
Explore Zabbuli 53:2
3
Zabbuli 53:3
Buli muntu mu abo azze ennyuma; bonna bagwagwawadde wamu; Tewali akola bulungi, tewali n'omu.
Explore Zabbuli 53:3