1
Zabbuli 55:22
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Gussenga omugugu gwo ku Mukama, naye anaakuwaniriranga: Taaganyenga abatuukirivu okujjulukuka ennaku zonna.
Compare
Explore Zabbuli 55:22
2
Zabbuli 55:17
Akawungeezi n'enkya ne mu ttuntu neemulugunyanga ne nsindanga: Naye anaawuliranga eddoboozi lyange.
Explore Zabbuli 55:17
3
Zabbuli 55:23
Naye ggwe, ai Katonda, olibassa mu bunnya obw'okuzikirira: Abantu abaagala omusaayi n'ab'obulimba tebalimala kitundu kya nnaku zaabwe; Naye nze neesiganga ggwe.
Explore Zabbuli 55:23
4
Zabbuli 55:16
Nze naakaabiriranga Katonda; Era Mukama anandokolanga.
Explore Zabbuli 55:16
5
Zabbuli 55:18
Yanunula emmeeme yange mu mirembe mu lutalo olwali lugenda okunsinga: Kubanga abaali balwana nange bangi.
Explore Zabbuli 55:18
6
Zabbuli 55:1
Tega okutu eri okusaba kwange, ai Katonda; So teweekweka obutawulira kwegayirira kwange.
Explore Zabbuli 55:1