1
Zabbuli 52:8
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Naye nze nfaanana ng'omuzeyituuni oguloka ennyo mu nnyumba ya Katonda: Neesiga okusaasira kwa Katonda emirembe n'emirembe.
Compare
Explore Zabbuli 52:8
2
Zabbuli 52:9
Naakwebazanga ennaku zonna, kubanga ggwe wakola bw'otyo: Era naalindiriranga erinnya lyo, kubanga ddungi, mu maaso g'abatukuvu bo.
Explore Zabbuli 52:9