1
Zabbuli 41:1
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Aweereddwa omukisa oyo ajjukira omwavu: Mukama alimulokola ku lunaku olw'akabi.
Compare
Explore Zabbuli 41:1
2
Zabbuli 41:3
Mukama anaamujjanjabanga ng'ayongobera ku kitanda: Ggwe olongooseza ddala ekiriri kye bw'alwala.
Explore Zabbuli 41:3
3
Zabbuli 41:12
Naye nze, onnyweza nze mu butuukirivu bwange, Era onteeka mu maaso go ennaku zonna.
Explore Zabbuli 41:12
4
Zabbuli 41:4
Nayogera nti Ai Mukama, onsaasire: Omponye emmeeme yange: kubanga nnyonoonye ggwe.
Explore Zabbuli 41:4