1
Zabbuli 36:9
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Kubanga w'oli we wali oluzzi olw'obulamu: Mu musana gwo naffe mwe tunaalabiranga omusana.
Compare
Explore Zabbuli 36:9
2
Zabbuli 36:7
Ekisa kyo, ai Katonda, nga kya muwendo mungi! Era abaana b'abantu baddukira wansi w'ekisiikirize eky'ebiwaawaatiro byo.
Explore Zabbuli 36:7
3
Zabbuli 36:5
Ekisa kyo, ai Mukama, kiri mu ggulu; Obwesige bwo bubuna ebbanga.
Explore Zabbuli 36:5
4
Zabbuli 36:6
Obutuukirivu bwo buli ng'ensozi za Katonda; Emisango gyo bwe buziba obunene: Ai Mukama, ggwe owonya abantu n'ebisolo.
Explore Zabbuli 36:6