1
Zabbuli 2:8
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Onsabe nze, nange ndikuwa amawanga okubeera obusika bwo, N'ensonda ez'ensi okubeera amatwale go.
Compare
Explore Zabbuli 2:8
2
Zabbuli 2:12
Munywegere omwana, aleme okusunguwala, nammwe ne mubula mu kkubo, Kubanga obusungu bwe bulibuubuuka mangu. Balina omukisa bonna abamweyuna ye.
Explore Zabbuli 2:12
3
Zabbuli 2:2-3
Bakabaka ab'ensi beeteeseteese, N'abafuga bateesezza ebigambo wamu, Ku Mukama ne ku Masiya we nga boogera nti Ka tumenyemenye enjegere zaabwe, Tusuule wala emigwa gyabwe.
Explore Zabbuli 2:2-3
4
Zabbuli 2:10-11
Kale kaakano mubeere n'amagezi, mmwe bakabaka: Muyige, mmwe abasala omusango gw'ensi. Muweereze Mukama n'okutya, Era musanyuke n'okukankana.
Explore Zabbuli 2:10-11