1
Zabbuli 3:3
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Naye ggwe, Mukama, oli ngabo enkuuma; Ekitiibwa kyange, era ayimiriza omutwe gwange.
Compare
Explore Zabbuli 3:3
2
Zabbuli 3:4-5
N'eddoboozi lyange nkoowoola Mukama, Naye anziramu okuva ku lusozi lwe olutukuvu. (Seera) Naagalamira ne nneebaka; Ne nzuukuka; kubanga Mukama ye ankuuma.
Explore Zabbuli 3:4-5
3
Zabbuli 3:8
Obulokozi buli eri Mukama: Omukisa gwo gubeere ku bantu bo. (Seera)
Explore Zabbuli 3:8
4
Zabbuli 3:6
Siritya bukumi bwa bantu, Abanneetooloola okunnumba.
Explore Zabbuli 3:6