1
Zabbuli 19:14
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Ebigambo eby'omu kamwa kange n'okulowooza okw'omu mutima gwange bisiimibwe mu maaso go, Ai Mukama, olwazi lwange, era omununuzi wange.
Compare
Explore Zabbuli 19:14
2
Zabbuli 19:7
Etteeka lya Mukama lyatuukirira, erikomyawo emmeeme: Okutegeeza kwa Mukama kunywevu, okuwa abasirusiru amagezi.
Explore Zabbuli 19:7
3
Zabbuli 19:1
Eggulu lyogera ekitiibwa kya Katonda: N'ebbanga libuulira emirimu gy'emikono gye.
Explore Zabbuli 19:1
4
Zabbuli 19:8
Okuyigiriza kwa Mukama kwa butuukirivu, okusanyusa omutima: Ekiragiro kya Mukama kirongoofu, ekyakira amaaso.
Explore Zabbuli 19:8
5
Zabbuli 19:9
Entiisa ya Mukama nnungi, ya lubeerera emirembe gyonna: Emisango gya Mukama gya mazima, gya butuukirivu ddala.
Explore Zabbuli 19:9