1
Zabbuli 20:7
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Abalala beesiga amagaali, n'abalala beesiga embalaasi: Naye ffe tunaayogeranga erinnya lya Mukama Katonda waffe.
Compare
Explore Zabbuli 20:7
2
Zabbuli 20:4
Akuweenga omutima gwo kye gwagala, Atuukirizenga okuteesa kwo kwonna.
Explore Zabbuli 20:4
3
Zabbuli 20:1
Mukama akuddemu ku lunaku olw'okunakuwala; Erinnya lya Katonda wa Yakobo likugulumizenga waggulu
Explore Zabbuli 20:1
4
Zabbuli 20:5
Tunaawangulanga mu bulokozi bwo, Ne mu linnya lya Katonda waffe tunaawanikanga ebendera zaffe: Mukama atuukirizenga by'osaba byonna.
Explore Zabbuli 20:5