1
Zabbuli 10:17-18
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Mukama, wawulira abawombeefu kye bayagala: Onooteekateekanga omutima gwabwe, onoowulizanga okutu kwo: Okusalira omusango abataliiko kitaabwe n'abajoogebwa. Omuntu, ye w'omu nsi, aleke okubeera n'entiisa.
Compare
Explore Zabbuli 10:17-18
2
Zabbuli 10:14
Walaba; kubanga otunuulira ettima n'obukyayi, okussaako omukono gwo: Omunafu yeewaayo gy'oli; Wabanga omubeezi w'abo abataliiko kitaabwe.
Explore Zabbuli 10:14
3
Zabbuli 10:1
Kiki ekikuyimirizisizza ewala, ai Mukama? Kiki ekikwekwesezza mu biro eby'ennaku?
Explore Zabbuli 10:1
4
Zabbuli 10:12
Golokoka, ai Mukama; ai Katonda oyimuse omukono gwo: Teweerabira mwavu.
Explore Zabbuli 10:12