1
Matayo 22:37-39
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Naye n'amugamba nti Yagalanga Mukama Katonda wo n'omutima gwo gwonna, n'obulamu bwo bwonna, n'amagezi go gonna. Kino kye kiragiro ekikulu eky'olubereberye. N'eky'okubiri ekikifaanana kye kino nti Yagalanga muliraanwa wo nga bwe weeyagala wekka.
Compare
Explore Matayo 22:37-39
2
Matayo 22:40
Mu biragiro bino byombi amateeka gonna mwe gasinziira, era ne bannabbi.
Explore Matayo 22:40
3
Matayo 22:14
Kubanga bangi abayitibwa, naye abalondemu batono.
Explore Matayo 22:14
4
Matayo 22:30
Kubanga mu kuzuukira tebawasa, so tebafumbirwa, naye bali nga bamalayika mu ggulu.
Explore Matayo 22:30
5
Matayo 22:19-21
Munjoleke effeeza ey'omusolo. Ne bamuleetera eddinaali. N'abagamba nti Ekifaananyi kino n'obuwandiikeko by'ani? Ne bamugamba nti Bya Kayisaali. Awo n'abagamba nti Kale musasule Kayisaali ebya Kayisaali; ne Katonda ebya Katonda.
Explore Matayo 22:19-21