YouVersion Logo
Search Icon

Matayo 22:19-21

Matayo 22:19-21 LUG68

Munjoleke effeeza ey'omusolo. Ne bamuleetera eddinaali. N'abagamba nti Ekifaananyi kino n'obuwandiikeko by'ani? Ne bamugamba nti Bya Kayisaali. Awo n'abagamba nti Kale musasule Kayisaali ebya Kayisaali; ne Katonda ebya Katonda.