1
2 Abasessaloniika 2:3
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
omuntu yenna tabalimbanga mu kigambo kyonna kyonna: kubanga olunaku olwo terulijja wabula ng'okwawukana kuli kumaze kubaawo, era omuntu oli ow'okwonoona nga alimala okubikkulwa, omwana w'okuzikirira
Compare
Explore 2 Abasessaloniika 2:3
2
2 Abasessaloniika 2:13
Naye kitugwanidde ffe okwebazanga Katonda ennaku zonna ku lwammwe, ab'oluganda abaagalwa Mukama waffe, kubanga Katonda yabalondera obulokozi okuva ku lubereberye mu kutukuzibwa Omwoyo n'okukkiriza amazima
Explore 2 Abasessaloniika 2:13
3
2 Abasessaloniika 2:4
aziyiza era eyeegulumiza okusinga buli kintu ekiyitibwa Katonda oba ekisinzibwa, n'okutuula n'atuula mu yeekaalu ya Katonda, nga yeeraga yekka nti ye Katonda.
Explore 2 Abasessaloniika 2:4
4
2 Abasessaloniika 2:16-17
Naye Mukama waffe Yesu Kristo yennyini, ne Katonda Kitaffe, eyatwagala n'atuwa okusanyusa okutaggwaawo n'essuubi eddungi mu kisa, abasanyuse emitima gyammwe aginywezenga mu buli kikolwa n'ekigambo ekirungi.
Explore 2 Abasessaloniika 2:16-17
5
2 Abasessaloniika 2:11
Katonda kyava abasindikira okukyamya okukola, bakkirize eby'obulimba
Explore 2 Abasessaloniika 2:11
6
2 Abasessaloniika 2:9-10
naye okujja kw'oyo kuli mu kukola kwa Setaani n'amaanyi gonna n'obubonero n'eby'amagero eby'obulimba, n'okukyamya kwonna okutali kwa butuukirivu eri abo ababula; kubanga tebakkiriza kwagala mazima, balyoke balokoke.
Explore 2 Abasessaloniika 2:9-10
7
2 Abasessaloniika 2:7
Kubanga ne kaakano ekyama eky'obujeemu weekiri kikola: wabula kyokka aziyiza kaakano okutuusa lw'aliggibwawo.
Explore 2 Abasessaloniika 2:7
Home
Bible
Plans
Videos