1
2 Abasessaloniika 3:3
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Naye Mukama waffe mwesigwa, alibanyweza, anaabakuumanga eri omubi.
Compare
Explore 2 Abasessaloniika 3:3
2
2 Abasessaloniika 3:5
Era Mukama waffe aluŋŋamyenga emitima gyammwe okutuuka mu kwagala kwa Katonda ne mu kugumiikiriza kwa Kristo.
Explore 2 Abasessaloniika 3:5
3
2 Abasessaloniika 3:6
Era tubalagira, ab'oluganda, mu linnya lya Mukama waffe Yesu Kristo, mweyawulenga eri buli ow'oluganda atatambula bulungi, newakubadde mu mpisa ze baaweebwa ffe.
Explore 2 Abasessaloniika 3:6
4
2 Abasessaloniika 3:2
era tulokoke eri abantu abatalina magezi, ababi; kubanga okukkiriza si kwa bonna.
Explore 2 Abasessaloniika 3:2
Home
Bible
Plans
Videos