1
2 Abasessaloniika 1:11
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Kyetuva tubasabira ennaku zonna, Katonda waffe abasaanyize okuyitibwa kwammwe, era atuukirize n'amaanyi buli kye mwagala eky'obulungi na buli mulimu ogw'okukkiriza
Compare
Explore 2 Abasessaloniika 1:11
2
2 Abasessaloniika 1:6-7
oba nga kya nsonga eri Katonda okubasasula okubonaabona abababonyaabonya, era nammwe ababonyaabonyezebwa okubasasula okwesiima awamu naffe, mu kubikkulibwa kwa Mukama waffe Yesu okuva mu ggulu awamu ne bamalayika ab'obuyinza bwe
Explore 2 Abasessaloniika 1:6-7
Home
Bible
Plans
Videos