1
Abaruumi 13:14
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Naye mwambale Mukama waffe Yesu Kristo, so temutegekeranga mubiri, olw'okwegomba.
Compare
Explore Abaruumi 13:14
2
Abaruumi 13:8
Temubeeranga na bbanja lyonna eri omuntu yenna, wabula okwagalananga; kubanga ayagala muntu munne, ng'atuukirizza amateeka.
Explore Abaruumi 13:8
3
Abaruumi 13:1
Buli muntu awulirenga abakulu abafuga, kubanga tewali bukulu butava eri Katonda; n'abakulu abaliwo baateekebwawo Katonda.
Explore Abaruumi 13:1
4
Abaruumi 13:12
Ekiro kiyise, obudde bunaatera okukya, kale twambule ebikolwa eby'ekizikiza, era twambale eby'okulwanyisa eby'omusana.
Explore Abaruumi 13:12
5
Abaruumi 13:10
Okwagala tekukola bubi muntu munne; okwagala kyekuva kutuukiriza amateeka.
Explore Abaruumi 13:10
6
Abaruumi 13:7
Musasulenga bonna amabanja gaabwe, ab'omusolo musolo; ab'empooza mpooza; ab'okutiibwa kutya; n'ab'ekitiibwa kitiibwa.
Explore Abaruumi 13:7
Home
Bible
Plans
Videos