1
Zabbuli 9:10
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
N'abo abakumanyi banaakwesiganga, Kubanga ggwe, Mukama, toleka bakunoonya.
Compare
Explore Zabbuli 9:10
2
Zabbuli 9:1
Nnakwebazanga Mukama n'omutima gwange gwonna, Nnaatenderezanga ebikolwa byo byonna eby'ekitalo.
Explore Zabbuli 9:1
3
Zabbuli 9:9
Mukama kye kiddukiro Ky'abo abayigganyizibwa, Ekiddukiro mu biro eby'ennaku.
Explore Zabbuli 9:9
4
Zabbuli 9:2
Nnaasanyukanga nnaajagulizanga mu ggwe. Nnaayimbanga okutendereza erinnya lyo, ggwe ali waggulu ennyo.
Explore Zabbuli 9:2
5
Zabbuli 9:8
Afuga ensi yonna mu butuukirivu, Asalira omusango amawanga gonna mu mazima.
Explore Zabbuli 9:8