1
Zabbuli 8:4
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Omuntu kye kiki, ggwe okumulowoozako? Oba omwana w'omuntu, ggwe okumufaako?
Compare
Explore Zabbuli 8:4
2
Zabbuli 8:3
Bwe ntunuulira eggulu lye wakola, Omwezi n'emmunyeenye, bye wateekawo
Explore Zabbuli 8:3
3
Zabbuli 8:5-6
Kubanga wamukola, n'abulako akatono okuba nga ggwe Katonda. Era wamutikkira engule ey'ekitiibwa n'ettendo. Wamuwa okufuga ebintu byonna bye wakola. Wateeka ebintu byonna mu buyinza bwe
Explore Zabbuli 8:5-6
4
Zabbuli 8:9
Ayi Mukama, Mukama waffe, Erinnya lyo nga ddungi nnyo mu nsi zonna!
Explore Zabbuli 8:9
5
Zabbuli 8:1
Ayi Mukama, Mukama waffe, Erinnya lyo nga ddungi nnyo mu nsi zonna! Ggwe eyateeka ekitiibwa kyo ku ggulu.
Explore Zabbuli 8:1