1
Zabbuli 10:17-18
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Ayi Mukama, wawulira abawombeefu bye bakusaba, onyweze omutima gwabwe, era obawulirize. Onoolamulanga abataliiko kitaabwe n'abajoogebwa mu bwenkanya. Abantu obuntu balemenga kubatiisatiisanga.
Compare
Explore Zabbuli 10:17-18
2
Zabbuli 10:14
Naye ggwe olaba; otunuulira ettima n'obukyayi, weetegese okuyamba. Ateesobola yeewaayo gy'oli, Bulijjo bamulekwa ggwe obayamba.
Explore Zabbuli 10:14
3
Zabbuli 10:1
Kiki ekikuyimirizisizza ewala, ayi Mukama? Kiki ekikwekwesezza mu biro eby'ennaku?
Explore Zabbuli 10:1
4
Zabbuli 10:12
Yimuka, ayi Mukama, ayi Katonda, Teweerabira mwavu.
Explore Zabbuli 10:12