1
Zabbuli 67:1
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Katonda atusaasirenga, atuwenga omukisa, Atwakizenga amaaso ge; (Seera)
Compare
Explore Zabbuli 67:1
2
Zabbuli 67:7
Katonda anaatuwanga omukisa; N'enkomerero zonna ez'ensi zinaamutyanga!
Explore Zabbuli 67:7
3
Zabbuli 67:4
Kale, amawanga gasanyukenga gayimbenga olw'essanyu, Kubanga osalira abantu emisango n'obwenkanya, Era oluŋŋamya amawanga gonna mu nsi. (Seera)
Explore Zabbuli 67:4