1
Zabbuli 66:18
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Bwe mba ndowooza obutali butuukirivu mu mutima gwange, Mukama taawulire!
Compare
Explore Zabbuli 66:18
2
Zabbuli 66:20
Katonda yeebazibwe, Atagobye kusaba kwange, so tannyimye kusaasira kwe.
Explore Zabbuli 66:20
3
Zabbuli 66:3
Gamba Katonda nti, “Emirimu gyo nga gya ntiisa! Olw'obuyinza bwo obungi abalabe bo balikujeemulukukira.
Explore Zabbuli 66:3
4
Zabbuli 66:1-2
Leeta eddoboozi ery'essanyu eri Katonda, ggwe ensi yonna; Yimbira waggulu ekitiibwa eky'erinnya lye; Gulumiza ettendo lye libe n'ekitiibwa!
Explore Zabbuli 66:1-2
5
Zabbuli 66:10
Kubanga ggwe, Ayi Katonda, watugeza; Watugezesa nga bwe bagezesa effeeza.
Explore Zabbuli 66:10
6
Zabbuli 66:16
Mujje muwulire, mmwe mwenna abatya Katonda, Nange ne mbabuulira bye yakolera emmeeme yange.
Explore Zabbuli 66:16