1
Zabbuli 68:19
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Mukama atenderezebwenga atusitulira omugugu gwaffe buli lunaku, Ye Katonda, bwe bulokozi bwaffe. (Seera)
Compare
Explore Zabbuli 68:19
2
Zabbuli 68:5
Kitaabwe w'abo abatalina bakitaabwe, era omukuumi wa bannamwandu, Oyo ye Katonda mu kifo kye ekitukuvu ky'atuulamu.
Explore Zabbuli 68:5
3
Zabbuli 68:6
Katonda awa abawuulu ennyumba; Aggya abasibe mu kkomera ne balaba ebirungi; Naye abajeemu batuula mu nsi ekaze.
Explore Zabbuli 68:6
4
Zabbuli 68:20
Katonda ye Katonda atulokola; Era Yakuwa Mukama ye nannyini kuwonya mu kufa.
Explore Zabbuli 68:20