1
Zabbuli 65:4
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Alina omukisa oyo gw'olonda, era gw'osembeza gy'oli. Abeerenga mu mpya zo! Tunakkusibwanga ebirungi eby'omu nnyumba yo, eby'omu watukuvu mu Yeekaalu yo!
Compare
Explore Zabbuli 65:4
2
Zabbuli 65:11
Oteeka engule ku mwaka, bwe bulungi bwo; Ebigaali by'amagaali go bitirika amasavu.
Explore Zabbuli 65:11
3
Zabbuli 65:5
N'ebigambo eby'entiisa otwanukula mu butuukirivu, Ayi Katonda ow'obulokozi bwaffe; Ggwe essuubi ly'enkomerero zonna ez'ensi, era n'ennyanja eziri ewala
Explore Zabbuli 65:5
4
Zabbuli 65:3
okusinziira ku bibi byabwe. Okwonoona kwaffe bwe kunaatunyigiriza, Ggwe olikunaaliza ddala.
Explore Zabbuli 65:3