1
Zabbuli 62:8
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Mumwesige ye mu biro byonna, mmwe abantu; Mumwanjulirenga byonna ebiri mu mutima gwammwe; Katonda kye kiddukiro gyetuli. (Seera)
Compare
Explore Zabbuli 62:8
2
Zabbuli 62:5
Emmeeme yange, lindiriranga Katonda yekka; Kubanga oyo okusuubira kwange mwe kuva.
Explore Zabbuli 62:5
3
Zabbuli 62:6
Ye yekka lye jjinja lyange era bwe bulokozi bwange; Oyo kye kigo kyange ekiwanvu, sirisagaasagana.
Explore Zabbuli 62:6
4
Zabbuli 62:1
Emmeeme yange erindirira Katonda yekka; Oyo obulokozi bwange mwe buva.
Explore Zabbuli 62:1
5
Zabbuli 62:2
Ye yekka lye jjinja lyange era bwe bulokozi bwange; Kye kigo kyange ekiwanvu; sirisagaasagana nakatono.
Explore Zabbuli 62:2
6
Zabbuli 62:7
Awali Katonda we wali obulokozi bwange n'ekitiibwa kyange; Ejjinja ery'amaanyi gange n'ekiddukiro kyange biri mu Katonda.
Explore Zabbuli 62:7