1
Zabbuli 63:1
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Ayi Katonda, ggwe oli Katonda wange; nnaakeeranga okukunoonya: Emmeeme yange erumwa ennyonta ku lulwo, omubiri gwange gwegomba ggwe, Mu nsi enkalu ekooyesa, omutali mazzi.
Compare
Explore Zabbuli 63:1
2
Zabbuli 63:3
Kubanga okwagala kwo okutuukiridde kusinga obulamu; Emimwa gyange ginaakutenderezanga.
Explore Zabbuli 63:3
3
Zabbuli 63:4
Bwe ntyo bwe nnaakwebazanga nga nkyali mulamu; Nnaayimusanga emikono gyange ne nkoowoolanga erinnya lyo.
Explore Zabbuli 63:4
4
Zabbuli 63:2
Bwe ntyo bwe nnakutunuuliranga mu kifo ekitukuvu, Ndabe obuyinza bwo n'ekitiibwa kyo.
Explore Zabbuli 63:2
5
Zabbuli 63:7-8
Kubanga wabeeranga mubeezi wange, Era mu kisiikirize eky'ebiwaawaatiro byo mwe nnaasanyukiranga. Emmeeme yange ekunywereddeko okukugoberera; Omukono gwo ogwa ddyo gwe gumpanirira.
Explore Zabbuli 63:7-8
6
Zabbuli 63:6
Nnaakujjuukiriranga ku kitanda kyange, Nnaakulowoozangako mu bisisimuka eby'ekiro.
Explore Zabbuli 63:6