1
Zabbuli 54:4
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Laba, Katonda ye mubeezi wange; Mukama ali wamu n'abo abanyweza emmeeme yange.
Compare
Explore Zabbuli 54:4
2
Zabbuli 54:7
Kubanga anzigye mu kweraliikirira kwonna; N'eriiso lyange lirabye bye njagala nga bituuka ku balabe bange.
Explore Zabbuli 54:7
3
Zabbuli 54:6
Ssaddaaka ey'omwoyo ogw'eddembe gye ndikuwa ggwe; Nneebazanga erinnya lyo, Ayi Mukama, kubanga ddungi.
Explore Zabbuli 54:6
4
Zabbuli 54:2
Wulira okusaba kwange, Ayi Katonda; Otege okutu kwo eri ebigambo eby'omukamwa kange.
Explore Zabbuli 54:2