1
Zabbuli 53:1
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Omusirisiru ayogedde mu mutima gwe nti, “Tewali Katonda.” Bavunze, bakoze ebibi eby'omuzizo; Tewali n'omu akola bulungi.
Compare
Explore Zabbuli 53:1
2
Zabbuli 53:2
Katonda atunuulira abaana b'abantu ng'asinziira mu ggulu, Alabe oba nga waliwo abategeera, Abanoonya Katonda.
Explore Zabbuli 53:2
3
Zabbuli 53:3
Buli muntu mu bo azze emabega amuvuddeko; bonna awamu bagwagwawadde; Tewali akola bulungi, tewali n'omu.
Explore Zabbuli 53:3