1
Zabbuli 24:1
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Ensi ya Mukama, n'ebigirimu byonna, Ensi yonna, n'abo abagirimu.
Compare
Explore Zabbuli 24:1
2
Zabbuli 24:10
Kabaka oyo ow'ekitiibwa ye ani? Mukama ow'eggye, Oyo ye Kabaka ow'ekitiibwa. (Seera)
Explore Zabbuli 24:10
3
Zabbuli 24:3-4
Ani alirinnya ku lusozi lwa Mukama? Era ani aliyimirira mu kifo kye ekitukuvu? Oyo akola ebirungi, era ow'omutima omulongoofu. Atayimusanga mmeeme ye eri ebitaliimu, So teyalayiranga bya bulimba.
Explore Zabbuli 24:3-4
4
Zabbuli 24:8
Kabaka ow'ekitiibwa ye ani? Ye Mukama ow'amaanyi n'obuyinza, Mukama omuzira mu lutalo.
Explore Zabbuli 24:8