1
Zabbuli 25:5
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Onnuŋŋamye mu mazima go, onjigirize, Kubanga ggwe Katonda wange andokola, Ggwe gwe nneesiga bulijjo.
Compare
Explore Zabbuli 25:5
2
Zabbuli 25:4
Ondage amakubo go, ayi Mukama, Onjigirize empenda zo.
Explore Zabbuli 25:4
3
Zabbuli 25:14
Omukwano gwa Mukama guli mw'abo abamutya, Era anaabalaganga endagaano ye.
Explore Zabbuli 25:14
4
Zabbuli 25:7
Tojjukira bibi bya buvubuka bwange, newakubadde ensobi zange, Onjijukire ng'ekisa kyo bwe kiri, Olw'obulungi bwo, ayi Mukama.
Explore Zabbuli 25:7
5
Zabbuli 25:3
Tewali akulindirira aliswazibwa, Baliswazibwa abo abasala enkwe ez'obwereere.
Explore Zabbuli 25:3