1
Zabbuli 23:4
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Era newakubadde nga ntambulira mu kiwonvu eky'ekisiikirize eky'olumbe, Siritya kabi konna, kubanga ggwe oli nange. Oluga lwo n'omuggo gwo bye binsanyusa.
Compare
Explore Zabbuli 23:4
2
Zabbuli 23:1
Mukama ye musumba wange, sseetaagenga.
Explore Zabbuli 23:1
3
Zabbuli 23:6
Obulungi n'ekisa kyo binaabanga nange ennaku zonna ez'obulamu bwange. Nange nnaabeeranga mu nnyumba ya Mukama emirembe gyonna.
Explore Zabbuli 23:6
4
Zabbuli 23:2-3
Angalamiza mu ddundiro ery'omuddo omuto. Antwala ku mabbali ag'amazzi amateefu. Akomyawo emmeeme yange: Annuŋŋamya mu makubo ag'obutuukirivu ku lw'erinnya lye.
Explore Zabbuli 23:2-3