1
Zabbuli 2:8
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Nsaba nze, nange ndikuwa amawanga okubeera obusika bwo, N'ensi yonna okubeera eyiyo.
Compare
Explore Zabbuli 2:8
2
Zabbuli 2:12
Munywegere omwana, aleme okusunguwala, si kulwa nga muzikirizibwa, Kubanga obusungu bwe bubuubuuka mangu. Ba mukisa abo bonna abamweyuna.
Explore Zabbuli 2:12
3
Zabbuli 2:2-3
Bakabaka ab'ensi bateekateeka, N'abafuga bateesezza ebigambo wamu, Ku Mukama ne ku Masiya we nga bagamba nti, “Ka tukutule enjegere zaabwe, Tweggyeko ekikoligo kyabwe.”
Explore Zabbuli 2:2-3
4
Zabbuli 2:10-11
Kale kaakano mubeere n'amagezi, mmwe bakabaka, Muyige, mmwe abasala omusango gw'ensi. Muweereze Mukama n'okutya, N'okukankana.
Explore Zabbuli 2:10-11