1
Zabbuli 3:3
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Naye ggwe, Ayi Mukama, oli ngabo enkuuma. Gwe Kitiibwa kyange, era ampanirira.
Compare
Explore Zabbuli 3:3
2
Zabbuli 3:4-5
Nkoowoola Mukama, N'anziramu ng'asinziira ku lusozi lwe olutukuvu. (Seera) Ngalamira ne nneebaka, Ne nzuukuka, kubanga Mukama ampanirira.
Explore Zabbuli 3:4-5
3
Zabbuli 3:8
Obulokozi buva eri Mukama, omukisa gwo gubeere ku bantu bo. (Seera)
Explore Zabbuli 3:8
4
Zabbuli 3:6
Sitya nkumi na nkumi z'abalabe, Abanneetooloola okunnumba.
Explore Zabbuli 3:6