1
Zabbuli 19:14
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Ebigambo eby'omu kamwa kange n'okulowooza okw'omu mutima gwange bisiimibwe mu maaso go, Ayi Mukama, olwazi lwange, era omununuzi wange.
Compare
Explore Zabbuli 19:14
2
Zabbuli 19:7
Etteeka lya Mukama lyatuukirira, erikomyawo emmeeme. Ebiragiro bya Mukama bye sigika, biwa abatamanyi amagezi.
Explore Zabbuli 19:7
3
Zabbuli 19:1
Eggulu liraga ekitiibwa kya Katonda, N'ebiri mu bbanga byoleka omulimu gwe.
Explore Zabbuli 19:1
4
Zabbuli 19:8
Okuyigiriza kwa Mukama kwa butuukirivu, okusanyusa omutima. Ekiragiro kya Mukama kitukuvu, kireeta okutegeera.
Explore Zabbuli 19:8
5
Zabbuli 19:9
Okutya Mukama kulungi, kusigalawo emirembe gyonna. Ebiragiro bya Mukama bya mazima, bya butuukirivu ddala.
Explore Zabbuli 19:9